Ebyentalo mu NUP kakodyo ka Gavumenti kutunafuya – LOP Mpuuga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Njagala okubajjukiza mikwano gyange, nti temubuzibwabuzibwa nangambo ezitambuzibwa nti waliwo okulwangana munda muffe. Omulimu gwaffe munene nnyo era nga tulina okwekungaanya tulwanyisa akakodyo Gavumenti kereese okukutulakutula mu National Unity Platform – NUP.”

Share.

Leave A Reply