Ebiwandiiko by’ettaka ly’e Naguru byabula – AG Chairman Henry Nyumba

Akola nga Ssaabawandiisi w’Akakiiko akavunaanyizibwa ku nsonga z’ebyettaka mu Ggwanga Henry Nyumba avuddeyo nakawangamula eri akakiiko ka Palamenti akanoonyereza ku mivuyo gyettaka ly’e Naguru ng’ebiwandiiko byalyo bwebyabula.
Ettaka lino mu mwaka gwa 2007 lyaali lyaweebwa musigansimbi Opec Prime okuzimbako ekibuga eky’omulembe wabula mu 2018 Gavumenti yekyuusa nesazaamu endagaano gyeyakola naye ng’egamba nti Opec yalemererwa okukuuma ebisuubizo bye byeyakola.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply