Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 438 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ebisanja by’ababaka n’abakulembeze abalala nabyo bibeereko ekkomo – Hon. Kunihira

February 23, 2021 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira abakozi mu Ggwanga lyonna era Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hon. Agnes Kunihira; “Ekkomo ku bisanja lirina okukola ku bifo byonna ebyesimbibwabwako ne ku babaka ba Palamenti wamu n’aba Gavumenti z’ebitundu so ssi ku Pulezidenti yekka.
Manyi babaka banange wano ababadde mu Palamenti okumala ebbanga lyerimu ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gweboogerako.”
ย 
#PlenaryUg