Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 369 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
News

Abasuubuzi bagaddewo amaduuka gaabwe

May 7, 2024 · Mubiru Ali

Abasuubuzi mu Kampala bakedde kuggalawo maduuka gaabwe nga beteekerateekera okusisinkana Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku kisaawe kya Kololo Independence grounds olunaku olwaleero. Okusinziira ku bakulembeze babasuubuzi kigambibwa nti bagaddewo amaduuka gaabwe kibasobozese okubaayo mu bungi mu nsisinkano yaabwe ne Pulezidenti. Pulezidenti Museveni asuubirwa okwogera ku nkola ya Electronic Fiscal Receipting and Invoicing Solution (EFRIS) n’ensonga endala ezekuusa ku misolo.