Dr. Ssemogerere yambuulira ku byaliwo nga Lutaakone attibwa – Hon. Kyagulanyi

Pulezidenti wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bwabadde ayogerako eri abakungubazi mu kuziika Dr. Paul Kawanga; “Dr. Ssemogerere bwennamusisinkana yambuulira ku byaliwo nga Lutaakome Kayiira attibwa. Yeyali Minisita w’ensonga zomunda mu Ggwanga era yamanya bingi. Abali wano abakolera Museveni njagala mumanye era naye mumugambe nti mbimanyi. Mu kiseera ekituufu ensi ejja kumanya. Dr. Ssemogerere yanjigiriza okuba omukulembeze owabantu bonna so ssi owa Kabira gyenvaamu.”

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply