Dr. Hatwib Mugasa alayiziddwa okwegatta ku board ya NIRA

Executive Director wa National Information Technology Authority – Uganda- NITA-U Dr. Hatwib Musaga olunaku olwaleero alayiziddwa nga mmemba wa Board ya National Identification and Registration Authority- NIRA.
Ono alayiziddwa Omumyuuka wa Ssaabalamuzi wa Yuganda Omulamuzi Butera ku Kkooti Enkulu mu Kampala.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply