DNA eraze nti omulambo gwali gwa Immaculate Onebe

Aba famire ya Immaculate Onebe bakimye ebisigalira bye okuva ku city mortuary oluvannyuma lwokukebera endagabutonde nekizuulibwa nti omulambo ogwabadde guvundira mu septic tank mu maka gaabwe e Munyonyo ddala gugwe. Ono abadde anoonyezebwa okumala emyezi 9 kati ekibuuzo kiri nti ani yamutta, lwaki era yatuuka atya mu septic tank?

Add Your Comment