Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,112 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ddereeva wa State House akwatiddwa lwakuvuga bubi mu Kampala

May 30, 2022 · Mubiru Ali
Poliisi y’ebidduka mu Kampala enkya yaleero ekutte Ddereeva okuva mu State House lwakugezaako kukola U-Turn ku ggeeti ya Aga Khan Primary School nga kwatadde nokutiisatiisa abasirikale ababadde bagezaako okumukwata.
Commissioner Transport Regulation and Safety Winstone Katushabe agamba nti baguddewo olutalo ku motoka za Gavumenti ezikozesa obubi enguudo wamu n’aba booda booda.
Ku ddereeva wa State House avugisizza ekimama, Katushabe ategeezezza nti akubidde Transport Officer mu Offiisi ya Pulezidenti namutegeeza ku kyasazeewo ku ddereeva waabwe, ono agamba nti ono alina okubeera ekyokulabirako. Ku kyemotoka bwegenda okugibwawo agambye nti ebyo ye tebimukwatako.