Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 227 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

COSASE kekakiiko ka Palamenti akasinze okukola obubi – Sipiika Among

January 18, 2023 · Mubiru Ali
Mu kwogerako kwe Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddyo nategeeza nga bwali omwenyamivu ennyo n’akakiiko ka COSASE olwokukola obubi ennyo bwakageraageranya n’obukiiko obulalal ku bikwata n’okulondoola emirimu n’ebitabo byebitongole bya Gavumenti.
Ono agamba nti Ssemateeka awa Palamenti ebbanga lyamyezi 6 oluvannyuma lwa Auditor General okuwaayo alipoota okugikubaganyako ebirowoozo wamu n’okukola ekyetaagisa.
Sipiika agamba nti mu bbanga lino eriweddeko COSASE esobodde kutunula mu nsonga zabitongole 4 byokka kwebyo 107 byebalina okutunuulira.