Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 315 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Category

Category: News

Ab’e Kabweri basanyukidde nnyo eyesimbyeewo eyagidde mu nnyonyi

Abantu be Kabweri mu Disitulikiti y’e Kibuku babadde mu ssanyu eritagambika oluvannyuma Dr. Wakida Patrick abadde Munnakibiina kya…

Agambibwa okubeera omutujju atiddwa ku Kalerwe

Omwogezi w’Eggye lya UPDF Gen. Felix Kulayigye agamba nti abebyokwerinda batandise okunoonyereza kwateeberezebwa okubeera lumiramwoyo atiddwa abebyokwerinda ku…

Ekereziya epondoose ntuddiza ekyapa kya Nakibuuka – Musajjakaawa

Katikkiro w’Ekika kya Nnyonyi-Namungoona Richard Luswata Musajjakaawa, avuddeyo nategeeza nga Ekereziya kyaddaaki bwepondoose nabaddiza ekyapa ky’ettaka ekiriko okusika…

Gavumenti ekole enguudo okusobola okutumbula ebyobusuubuzi

Katikkiro Charles Peter Mayiga ayagala Gavumenti ekole enguudo kisobozese amakampuni n’abasuubuzi okutuusa eby’amaguzi ku bantu. Katikkiro agamba nti…

Okweyimirirwa kwa Noah Mutwe ne Charles Twine kuwanvuye

Okuwulira okusaba okwokweyimirirwa okwa Munnakibiina kya National Unity Platform Mitala Noah aka Noah Mutwe wamu n’omuserikale Uganda Police…

Gen. Moses Ali aweereddwa Kkaadi ya NRM

Gen. Moses Ali 86, akakasiddwa okukwatira ekibiina kya National Resistance Movement – NRM bendera ku kifo ky’Omubaka wa…

Abaagala okwesimbawo ku bifo ebyenjawulo ku kkaadi ya PFF baguddewo akadinisa

Ekibiina ekiggya ki People’s Front for Freedom (PFF) kivuddeyo nekirangirira ensimbi ezinasasulwa abo bonna abaagala okwesimbawo ku tiketi…

Sipiika Among ayiseemu okukwatira NRM bendera e Bukedea nga tavuganyiziddwa

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among era omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Bukedea ayiseewo nga tafuganyiziddwa okukwatira National…

SSP Nickson Agasiirwe asimbiddwa mu Kkooti y’Omulamuzi e Nakawa

Omusirikale wa Uganda Police Force Senior Superintendent of Police Nickson Agasiirwe atwaliddwa mu Kkooti y’Omulamuzi e Nakawa enkya…