Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 894 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Category

Category: News

Taata azaalira Katikkiro Omukyala aziikwa leero e Bukomansimbi

Katikkiro Charles Peter Mayiga ali Kawoko, Bukomansimbi mu Buddu ewagenda okuziikibwa Taata amuzaalira mukyala we, omugenzi Eldard Medard…

Katikkiro yetabye muksabira Omugenzi Walakira

Katikkiro Charles Peter Mayiga ali Buloba mu kusabira omugenzi Eldard Walakira, omukadde amuzaalira mukyala we Margaret Mayiga. Omukubiriza…

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono alambudde Obutaka bw’Ebika

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Owek. Dr. Anthony Wamala alambudde obutaka bw’Ebika; Abalangira b’Ekibulala n’Ekiwere ebisangibwa mu ssaza Ssingo. Owek.…

Sheik Ngobi asabye okwetondera aba Famire beyalebula

Deputy District Kadhi wa Disitulikiti y’e Luuka era Country Director of Albayan Sheikh Uthman Shaban Ngobi yetondedde Namwandu…

Omusibe alajanidde Omulamuzi basooke bamuwe emmere

Omu kubateeberezebwa okwenyigira mukuttemula State Prosecutor Joan Kagezi Namazzi, Adbul Ssemujju aka Minana alajanidde omulamuzi asooke ayimirize olutuula…

Omuyimbi Mugema afiiridde e Gulu

Kitalo! Omuyimbi Daudi Mugema asangiddwa nga yafiiridde mu woteeri mwabadde asula mu Kibuga Gulu gyeyali agenze okulaba nti…

NUP eyongezzaayo okukwata empapula

Ssentebe w’Akakiiko k’Ebyokulonda mu National Unity Platform Harriet Chemutai avuddeyo nategeeza nga bwebongezzaayo enaku zokukwatirako empapula z’okusaba kwabo…

Omusomesa wa Kabojja asibiddwa emyaka 4

Omusomesa wa Pulayimale eyagezaako okuvuga omuyizi ow’emyaka 11 olupanka nga bagenze okulambula aweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 4 n’ekitundu.…

Aba PFF batongozezza kkaadi z’ekibiina

Abakulembeze ba People’s Front for Freedom (PFF) olunaku olwaleero batongozza kkaadi z’ekibiina ku kitebe ky’ekibiina mu Kampala. Era…