Bwemudda mukulya ssente z’omuwi w’omusolo muba mulimba – Hon. Kyagulanyi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti w’ekibina kya National Unity Platform – NUP Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yavuddeyo nalaga obwennyamivu eri Abakulembeze b’ekibiina kya NUP okwerabira nti balondebwa kuweereza bantu so ssi kwefaako bbo bokka wamu n’okulya ssente z’omuwi w’omusolo ng’abantu bebakiikirira beyaguza luggyo.
Bino yabyogeredde Kayunga mu dduwa y’okujjukira omugenzi Ffeffeka Sserubogo eyali Ssentebe wa Disitulikiti y’e Kayunga eyaffa.
Share.

Leave A Reply