Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 65 listening Simba FM Live

Bookezza emotoka yagambibwa okubba ettaka

September 18, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku kunoonyereza ku buzzi bw’emisango ekya CID Charles Twiine; “Waliwo omusajja asimattuse survives death okufa, oluvannyuma lwagayaaye agapangisiddwa okuteekera emotoka ye omuliro nga bamulanga okubba ettaka.
Ono atwaliddwa omuzirakisa amasunze nga tasobola kuva mu motoka olwobulemu bwalina ku mubiri. Yamuyambye namutwala mu Ddwaliro e Kisubi ngali mu mbeera mbi.”
#SimbaNews