Bobi Wine atuuseeko mu maka ga Maama wa Asia

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine agenzeeko maka ga Maama wa Namirembe Asia abadde yeegulidde erinnya ku mutimbagano agasangibwa mu Mulimira Zooni e Kamwokya okumugumya wamu n’okumusaasira olw’okufiirwa muwala we.
Ono ategeezezza nti bakola buli ekisoboka okulaba nga Asia asiibulwa mu kitiibwa ekimugwanidde.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply