Bobi Wine aliyirire Gavumenti ssente zeyamusasulira – Male Mabiriizi

Munnamateeka Hassan Male Mabirizi Kiwanuka avuddeyo natwala Pulezidenti wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine mu KKooti eya Law Development Centre nga agamba nti yafuna Dipulooma eya Music and Drama mu bukulupya okuva mu Makerere University ku mature entry. Ono agamba nti Bobi Wine yali taweza myaka 25 omuntu kweyalina okuyingirira ku Mature Entry okuweererwa Gavumenti.
Ono ayagala Ddipulooma ya Kyagulanyi esazibwemu era aliyirire ne Gavumenti ssente ze yamusasulira okusoma.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply