Barbie yabadde ayagala kugende ne Bobi Wine – Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga: “Mukyala Barbie Kyagulanyi tetunamugaana kufuluma okuva awaka we oba okwetaaya mu maka ge. Twamukirizza okufuluma wabula natuwa akakwakulizo nti ye okufuluma okugenda mu Supermarket alina okugenda ne bbaawe Hon. Kyagulanyi aka Bobi Wine.

Tumuwabudde nti mu kaseera kano akebyokulonda tetusobola kumukiriza kutambula na bbaawe.”

Leave a Reply