Bannayuganda temwebaka bano abantu babbi – Joseph Kabuleta

Akulira ekibiina kya National Economic Empowerment Dialogue (NEED), Joseph Kabuleta avuddeyo nasaba Bannayuganda obutazikiza ku nsonga y’okubanja ensaasaanya y’amabaati wadde nga Minisita Dr. Mary Gorreti Kitutu Kimono yasimbiddwa dda mu Kkooti navunaanibwa emisango 6.
Kabuleta agamba ono akadde konna agenda kweyimirirwa era omusango guyinza okukoma awo nga Bannayuganda okuteeka Gavumenti ku nninga okuwaliriza abagatwala okugakomyawo.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply