Bannamawulire balumiziddwa e Nakaseke

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Sylvia Nakazibwe alumiziddwa abasirikale ba Uganda Police Force bwebabadde bagumbulula abantu e Nakaseke okubadde ababaka ba Palamenti wamu ne Barbie Kyagulanyi.
Nakazibwe addusiddwa mu Ddwaliro ly’e Kiwoko okufuna obujanjabi.
Munnamawulire Taaka Conslata naye alumiziddwa omusirikale wa Poliisi bwakubye akakebe ka teargas nekamwabikirako bwabadde akwata ebibadde bigenda mu maaso.
Share.

Leave A Reply