Bannamateeka ba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero bawaddeyo okwanukula kwabwe ku kusaba kwa Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine nga ayagala okuggyayo okusaba kwe kweyateekayo nga awakanya okulangirirwa kwa Pulezidneti Museveni ng’omuwanguzi wa Kalulu ka 2021.
Bannamateeka ba Pulezidenti Museveni baanukudde Kyagulanyi
Share.