Bannamateeka 2 bavunaaniddwa kweyita kyebatali

Akakiiko akavunaanyizibwa ku kulwanyisa enguzi okuva mu maka ga Pulezidenti aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kakolera wamu ne Uganda Police Force kakutte abantu 4 nebatwalibwa mu Kkooti evunaana abali b’enguzi n’abakenuzi olwokweyita kyebatali. Kuno kuliko; Bannamateeka Kyambadde Mahad ne Ssemakula Yahaya, Masamba Michael ne Angume Augustine. Bano basindikiddwa ku alimanda.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply