Bannakibiina kya NUP batabukidde mu Kkooti y’amaggye

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP 32 abakwatibwa n’omukulembeze w’ekibiina kyabwe Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine mukunoonya akalulu ka 2021 e Kalangala olunaku olwaleero bavudde mu mbeera mu Kkooti y’eggye lya UPDF e Makindye nga bagamba nti balangibwa kuwagira muntu waabwe wabula tebalina musango gwonna.
Bano bamaze emyaka ebiri ku alimanda.
Share.

Leave A Reply