Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 194 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bannakibiina kya NUP 32 baleeteddwa mu Kkooti

January 31, 2023 · Mubiru Ali

Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP abawera 32 abaakwatibwa mu biseera by’okunoonya akalulu ka 2021 olwaleero baleeteddwa mu kkooti y’amagye e Makindye okutandika okuwulira omusango gw’okusangibwa n’ebiteeberezebwa okuba n’ebyambalo by’amagye ekimenya etteeka lya UPDF ogwabaggulwako.