Bannabyabufuzi betabye mukuziika Fr. Ssemogerere

Bannabyabufuzi abenjawulo okuva ku ludda oluvuganya Gavumenti okuli Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye, Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine, Hon. Ken Lukyamuzi wamu neba Minisita okuva mu Gavumenti eyawakati okuli Minisita w’Ebyentambula nenguudo Gen. Edward Katumba Wamala, betabye mukuziika Dr. Paul Kawanga Ssemogerere.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply