Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Olukiiko lwaffe olwa Baminisita enkya yaleero nga twetegekera olukiiko olwawamu olwa Bannankyuukakyuuka mu Palamenti tutudde okuteesa ku ndagaano y’emmwaanyi eyekiwunjukira, okulinnya kw’emiwendo gyebintu wamu n’ekola ya Parish Development Model.”
Baminisita abekisiikirize basisinkanye
