Balaam ne Minsa Kabanda bebakulemberamu okubba obululu e Kawempe – Rubongoya

Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya; “Gavumenti yateeka abamanyi bamateeka mu bifo webalondera okutaataganya okulonda bwebakitegeera nti Nalukoola yali awangudde ebifo byonna. Balaam ne Minisita Minsa Kabanda bebakulemberamu okutaataganya okulonda e Kawempe. Abavubuka bano baali bakuumibwa babyakwerinda.”
Leave a Reply