Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 773 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Abakedde okwekalakaasa bakwatiddwa Poliisi

July 25, 2024 · Mubiru Ali
Waliwo Abavubuka abakwatiddwa abebyokwerinda mu Kampala enkya yaleero nga bano babadde bavuddeyo okwekalakaasa ngabalaga obutali bumativu bwabwe ku buli bw’enguzi obukudde ejjembe mu Ggwanga nga babadde boolekera Palamenti.
Bano babadde n’ebipande nga bawandiiseeko ebigambo nti Sipiika wa Palamenti alina okulekulira. Bano babadde batambula okuva mu Nasser Road nga boolekera Palamenti.
Bano babakwatidde ku Railway Grounds.