Bakansala ba KCCA abakwatiddwa batwaliddwa mu Kkooti

Bakansala ba Kampala Capital City Authority – KCCA 14 abakwatiddwa Uganda Police Force mu kibuga Kampala nga bekalakaasa olwabattembeeyi okugobwa ku nguudo basimbiddwa mu Kkooti ya Buganda Road nebavunaanibwa omusango gwokukuma mu bantu omuliro.
Munnamateeka Ssaalongo Erias Lukwago yaliwo nga Munnamateeka waabwe.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply