Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
Babiri basangiddwa nebikozesebwa okutegulula bbomu
November 22, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga bwebakutte abantu 2 abasangiddwa nebikozesebwa mukutegulula bbomu ebeera eyugiddwa ku bbyo. Bino byasangiddwa mu motoka nnamba UBC 158C nga yabadde evugibwa Abdu Karim ow’emyaka 25.