Ayagala okuzinta osaaga namuliro – Sipiika Among

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Sipiika wa Palamenti Anitah Among; “Waliwo byempulira nti waliwo abaagala okunzita, n’okutuusa olwaleero waliwo abangoberera. Oyo yenna ayagala okutemula Anita, kankutegeeze nti Katonda yeyanteeka mu kifo kino kyendimu era njakuweereza okutuusa nga nkooye.” Sipiika Anitah Among okwogera bino abadde alagira Ssaabaminisita Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister okuwa alipoota ku Bannayuganda abazeemu okuwambibwa, okuttibwa n’okukwatibwa.

Share.

Leave A Reply