Ayagala okutabula Yuganda ne Rwanda oyo mulabe – Gen. Muhoozi

Omuduumizi w’eggye lya UPDF eryokuttaka Lt. gen. Muhoozi Kainerugaba; “Ndi mukulu ekimala okukimanya nti Yuganda ne Rwanda ggwanga limu! Bwetwali mubuwanganguse mu gye 80 nze ne famire yange nga batuyita Banyarwanda. Abalabe be bayinza okulemesa enkolagana yaffe.
Tugonjoole obumulumulu obutono mu bwangu tugende mu maaso!”
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply