Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 76 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

ekirwadde ky’embiro kirumbye ucu

Abatwala eby’obulamu ku yunivasite ya UCU e Mukono bakola butaweera okulaba nga banganga ekizibu ky’ekirwadde ky’ekiddukano ekyalumbye yunivasite…

aba updf 42 battikiddwa e jinja

Abajaasi ba UPDF 42 battikiddwa ku ttendekero ly’amaggye e Jinja oluvannyuma lw’okukuguka mu kuvuga emmotoka ennwanyi mu lutalo.…

poliisi eyimirizza abaccayina abasima omusenyu

Poliisi y’e Mpigi ewaliriziddwa okuyingira mu nkaayana z’ettaka wakati wa famile ya Zimula Mugwanya era neeyimiriza n’abaccayina ababadde…

tuteekwa okulonda – abatakisi

Bbannanyini takisi, abagoba baazo ne bakondakita baweze okufafaagana n’omuntu yenna kuluno anetantaala okulemesa okulonda kw’abakulembeze baabwe. Bano bagamba…

poliisi ekutte abba nnamba zamotoka nasaba ssente

Poliisi ekutte omusajja ategeerekese nti ye Fred Walukagga omutuuze w’e Wakisi mu Njeru mu Disitulikiti y’e Buikwe mu…

abalema baagala omulamuzi kaweesa ave mu musango gwabwe

Abalema bakoze olutalo ku kkooti enkulu ewozesa emisango egy’engassi mu Kampala ku Twed Plaza ne balemesa abalamuzi, abakozi…

eyasalwa obuseke yetuze oluvannyuma lwa mukyala we okumugamba nti ali lubuto

Ronald Mutaka 38, nga ono abadde Parish Chief wa Kigalama Parish, mu Sub – County y’e Namutumba mu…

twagala bukuumi – batuuze b’e lusanja

Abatuuze mu Lusanja abaagobwa Ku ttaka mu Zooni ya Ssekanyonyi balaajanidde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okubaddiza abakuumi beyali…

obusobozi tubulina – bobi wine

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine: Nkimanyi tulina obusobozi obulala bwonna obuleetawo enkyuukakyuka mu…