Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
aba updf 42 battikiddwa e jinja
January 26, 2019 · Mubiru Ali
Abajaasi ba UPDF 42 battikiddwa ku ttendekero ly’amaggye e Jinja
oluvannyuma lw’okukuguka mu kuvuga emmotoka ennwanyi mu lutalo. Omugenyi
omukulu kumukolo gunno abadde Brig. James Kinaalwa alaze enkizo yaba
ddereeva naddala mukutambuza banaabwe nga bagenze muntalo.