Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 459 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

poliisi eyimirizza abaccayina abasima omusenyu

January 26, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi y’e Mpigi ewaliriziddwa okuyingira mu nkaayana z’ettaka wakati wa famile ya Zimula Mugwanya era neeyimiriza n’abaccayina ababadde basimayo omusenyu okwamuka ettaka lyabwe.
Ettaka eryogerwako lisangibwa Nabyewanga ku kyalo Ntinzi mu disitulikiti y’e Mpigi. Abaccayina bano wamu n’abasimi b’omusenyu abalala baludde nga basima omusenyu ku ttaka lyabano kyokka nga bwebababuuza gyebajja olukusa nga amatama ntengo.