Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 459 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

twagala bukuumi – batuuze b’e lusanja

January 25, 2019 · Mubiru Ali

Abatuuze mu Lusanja abaagobwa Ku ttaka mu Zooni ya Ssekanyonyi balaajanidde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okubaddiza abakuumi beyali abawadde okubakuuma nga bagamba nti oluvannyuma lwa Kicconco omuggaga omusango okumusinga abasirikale abaali bakuuma abantu bavaayo.

Bano bagamba nti oluvannyuma w’okuggyayo abakuumi kati bafuna obuzibu olw’abavubuka abatamanyiddwa gye bava okujja ne batandika okubatulugunya ssaako n’okwagala okubakaka omukwano.