????????????????????????????????????

ekirwadde ky’embiro kirumbye ucu

Abatwala eby’obulamu ku yunivasite ya UCU e Mukono bakola butaweera okulaba nga banganga ekizibu ky’ekirwadde ky’ekiddukano ekyalumbye yunivasite eno okuva omwaka guno lwe gwatandika.Okusinziira ku musawo akola mu ddwaliro lya UCU erya Allan Galpin eriri ku mutendera gwa Health Centre II, abalwadde 23 be baakafuna ekirwadde kino ku UCU mu bbanga eritaweza na mwezi mulamba ogwa January.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Bobi ne babaka banne