obusobozi tubulina – bobi wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine: Nkimanyi tulina obusobozi obulala bwonna obuleetawo enkyuukakyuka mu Ggwanga lyaffe, wabula nkikaatirizza nti tulina kukikola mu MATEEKA. Waliwo engeri EMU YOKKA ekozesebwa abantu abagunjuffu era ekirizibwa Ssemateeka okukyuusa obukulemeze ya KULONDA.
Nabwekityo, kyenva nkubiriza Bannayuganda mwenna okwetegekera 2021 nga mufuna endagamuntu tusobole okufuna enkyuukakyuka nga tuyita mukalulu. Nze kennyini ne Bavubuka banange tulina endowooza emu era tukiriza nti bwetwegattira awamu tusobola okutuuka kubuwanguzi.

Share.

Leave A Reply