Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 459 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

poliisi ekutte abba nnamba zamotoka nasaba ssente

January 25, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi ekutte omusajja ategeerekese nti ye Fred Walukagga omutuuze w’e Wakisi mu Njeru mu Disitulikiti y’e Buikwe mu kikwekweto ekyakoleddwa okufuuza ababba ennamba z’emotoka mu kitundu. Nnamba z’emotoka eziwerako zasangiddwa ne Walukagga era nga ono abadde abba ennamba zino oluvannyuma nalekawo ennamba ye ey’essimu.
Walukagga yakirizza omusango guno era nga kati akuumirwa ku Poliisi y’e Lugazi.