Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 58 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Omulangira Wasajja alumirizza Dr. Kasasa okubba ettaka lya kitaawe Ssekabaka Muteesa

Omulangira David Kintu Wasajja alumirizza mu kakiiko k’ettaka Dr. Muhammad Bawule Kasasa okubba ettaka lya kitaawe Ssekabaka Edward…

tetujja kwegayirira fdc – dp

Bannakibiina kya Democratic Party Uganda (DP) berayiridde obuteegayirira bannaabwe aba Forum for Democratic Change mu lutalo lwebaliko olw’okwegatta…

kkampuni z’amasimu zakuteekawo obuweereza eri abaliko obulemu – ucc

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’empuliziganya mu Ggwanga ekya Uganda Communications Commission kiteekateeka okuyisa ekiragiro eri kkampuni z’ebyempuliziganya okuteekawo obuweereza…

orient bbanka ebanja haruna obuwumbi 10

Orient bank Ltd baddukidde mu kkooti Enkulu etawulula enkaayana z’ebyobusuubuzi mu Kampala ne baloopa omugagga Haruna Sentongo nga…

kcca ebanja pearl of africa hotel obukadde obusoba mu 50

Akatuubagiro k’ebyenfuna mu ggwanga kongedde okunyiga abagagga. Omugagga nnannyini wooteeri ya Pearl of Africa esangibwa e Nakasero emanyiddwa…

muleete enongosereza z’ebyokulonda – kadaga

Sipiika wa Palamenti Rebecca Kadaga awadde Gavumenti nsalesale wa kutuuka mu mwezi gwakuna okuleeta ennoongoserez amu byokulonda kweggwanga…

Poliisi esse omu nekwata babiri

Poliisi olunaku lw’eggulo yakutte ababbi babiri ate omulala nemuttirawo oluvannyuma lw’okuwanyisiganya amasasi. Bano bakwatiddwa oluvannyuma lw’okubba omukyala eyategeerekeseeko…

Piki piki za Poliisi ez’emipiira 3 zaddawa?

Nga 25-Dec-2016 Poliisi ya Yuganda yatongoza Piki Piki ez’emipiira esatu nga zino zaali zakutambuza abasirikale ba Poliisi 3…

abasirikale ba poliisi 49 abagaanye okuddayo okusoma bayimiriziddwa

Omuduumizi wa Poliisi mu ggwanga, Martin Okoth Ochola, ayimirizza abaserikale 49, ng’abalanga kujeemera biragiro bye. Mu kiwandiiko ekyateekedwako…