muleete enongosereza z’ebyokulonda – kadaga

Sipiika wa Palamenti Rebecca Kadaga awadde Gavumenti nsalesale wa kutuuka mu mwezi gwakuna okuleeta ennoongoserez amu byokulonda kweggwanga ng’eggwanga lyetegekera okulonda kwa bonna okwokubaawo mu 2021.
Ekiragiro kya Sipiika eri Gavumenti kiddiridde Minsita w’ensonga za Ssemateeka Kahinda Otafiire okutegeeza Palamenti nga bwatasobola kupapa kwanjulira Palamenti mateeka agakwata ku by’okulonda.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
100,000 People to get power Connection loans-UECCC