tetujja kwegayirira fdc – dp

Bannakibiina kya Democratic Party Uganda (DP) berayiridde obuteegayirira bannaabwe aba Forum for Democratic Change mu lutalo lwebaliko olw’okwegatta basobole okufuntula n’okufukamiza ekibiina kya National Resistance Movement – NRM mu kulonda okujja.
Gyebuvuddeko ekibiina kya DP kyategeza nga bwekiri mu ntegeka ekkaanya nebibiina ebirala okulaba ngeri ki gyebasobola okutaayiza NRM nga balekera ekibiina ekirina obuwagizi mu kitundu ekimu okusimbawo abantu, ekintu ekirabika nga banaabwe aba FDC tebakyagadde.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Uganda Cranes ewandudde Ethiopia mu kikopo kya CECAFA .