Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 449 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

poliisi ekutte eyawambye omwana namutta

Poliisi e Bulenga ekutte era neggalira Deo Mukisa omutuuze w’e Kireka Bbira Nakabugo mu Disitulikiti y’e Wakiso kubigambibwa…

lwaki poliisi tesasula munnamawulire gweyakuba – kkooti

Kkooti Enkulu eyise akulira poliisi mu ggwanga, Martins Okoth Ochola okwennyonnyolako lwaki agaanye okuliyirira munnamawulire poliisi gwe yakuba…

ebyokuwandiisa people power bizeemu omukoosi

Kaweefube w’okuggya erinnya People Power ku Bobi Wine akyagudde butaka. Waliwo omusajja Didas Nshingiro eyatandise ku kaweefube w’okuwandiisa…

lwaki URSB abantu ssente ababa bagenda okugattibwa mu masinzizo – Bp. Katumba

Omulabirizi wa West Buganda, Bp. Henry Katumba Tamale yeemulugunyizza ku ssente ekitongole ekivunanyizibwa kukuwandiisa bizinensi n’obufumbo mu ggwanga…

gavumenti eyagala kukwata mu ssemateeka era – Nambooze

Omwogezi w’oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti Betty Nambooze Bakireke agambye nti bakitegeddeko nti mu olukiiko lw’akabondo ka National…

gavumenti egenda kuleeta etteeka erifuga abakola emmere y’ebisolo n’ebinnyonyi

Gavumenti egenda kuleeta etteeka erifuga abakola emmere y’ebisolo n’ebinyonyi okusobola okulwanyisa abakola ebitali ku mutindo. Omwogezi wa Gavumenti,…

kasirye ggwanga akubye emotoka ya kusaasira essasi

Maj. Gen. Kasirye Ggwanga avuddeyo nakuba emotoka ya Catherine Kusaasira amasasi nagyabya omupiira nga alanga abayambi ba Kusaasira…

lyomoki avuddeyo okwesimba ku museveni

Omubaka w’abakozi mu Palamenti Dr. Sam Lyomoki alangiridde nga bwagenda okuvuganya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu kamyufu k’ekibiina…

katikkiro asisinkanye abaweereza b’obwakabaka

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, asisinkanye abaweereza b’obwakabaka n’abakulisa okuyita mu mwaka oguwedde n’abaagaliza ne guno 2019…