Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 440 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

katikkiro asisinkanye abaweereza b’obwakabaka

January 30, 2019 · Mubiru Ali
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, asisinkanye abaweereza b’obwakabaka n’abakulisa okuyita mu mwaka oguwedde n’abaagaliza ne guno 2019 gubeere gwa mirembe. Abakuutidde okukola n’obwagazi, okukuuma omutindo wamu n’okwekuuma nga balamu.
Eno ye nsisinkano eya buli mwaka, Katikkiro mwasisinkanira abaweereza b’obwakabaka neekubamu tooci ku ntambuza y’emirimu nga bweyimiridde.