gavumenti eyagala kukwata mu ssemateeka era – Nambooze

Omwogezi w’oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti Betty Nambooze Bakireke agambye nti bakitegeddeko nti mu olukiiko lw’akabondo ka National Resistance Movement – NRM olugenda okutuula e Kyankwazi, eriyo agenda aleeta ekiteeso eky’okuddamu okukwata mu Ssemateeka okukyusa engeri omukulembeze w’eggwanga gyalina okulondebwamu. Kirowoozebwa nti bandyagala omukulembeze okutandika okulondebwa ababaka mu Palamenti.
Kyoka ye omubaka James Waluswaka gwalumiriza okuba nga yaleeta ekiteeso kino ebigambo bya Nambooze abiyise bya butaliimu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
abasirikale ba updf 300 bambaziddwa ennyota e kasijjagirwa