Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 441 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

lyomoki avuddeyo okwesimba ku museveni

January 30, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka w’abakozi mu Palamenti Dr. Sam Lyomoki alangiridde nga bwagenda okuvuganya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu kamyufu k’ekibiina ngate bwanaamala namuwangula era n’alya n’akalulu k’eggwanga agenda kulonda Bobi Wine ku bumyuka bwe.
Lyomoki agamba okuvaayo n’ayatula kiddiridde oluvuuvuumo oluyitngana nti bannakibina kya National Resistance Movement – NRM baAmaze okusemba Kaguta Museveni yeesimbewo mu kibiina nga tavuganyiziddwa nga bweguzze guba.