Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 444 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

kkampuni z’amasimu zakuteekawo obuweereza eri abaliko obulemu – ucc

January 30, 2019 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’empuliziganya mu Ggwanga ekya Uganda Communications Commission kiteekateeka okuyisa ekiragiro eri kkampuni z’ebyempuliziganya okuteekawo obuweereza eri abantu abaliko obulemu.
Kino kiddiridde ekitongole kyekimu okufuumya alipoota ng’eraga nti bangi ku bantu abaliko obulemu balekeddwa mabega mu buweereza bwa tekinologiya n’ebyampuliziganya.