Breaking
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 337 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi ekutte 4 e Koboko lwakwongezza bisale bya bintu

Poliisi mu kibuga ky’e Koboko ekutte abasuubuzi 4 abakozesezza okubalukawo kw’ekirwadde kya COVID-19 nebongeza ebisale by’ebintu. Abasirikale ba…

Jack Ma atonedde Uganda ebintu okulwanyisa Corona Virus

Minisitule y’ebyobulamu evuddeyo netegeeza nga bwefunye ebintu ebyawereddwayo naggaga Munnansi wa China Jack Ma wamu ne Alibaba Group…

Musigale awaka – Minisita Aceng

Minisita Dr. Jane Aceng avuddeyo nategeeza; “Olw’obulungi bw’okwetangira ekirwadde kya #COVID19 wamu ne ku lw’obulungi bw’eggwanga lyaffe, musigale…

Ababaka basalibweko obukadde 2 buli mwezi buyambe okujanjaba abalwadde ba COVID-19 – Luttamaguzi

Omubaka wa Nakaseke South Hon Luttamaguzi Semakula Pk avuddeyo nawandiikira omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala…

Immigration officer eyakkirizza Bannansi ba Congo okuyingira Yuganda e Kagadi akwatiddwa Poliisi

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Kagadi ekutte ‘Immigration Scout’ agambibwa okukiriza Bannansi ba Congo 20 okuyingira Yuganda…

Omusajja asaze munne obulago lwa mukazi e Kyotera

Wabaddewo akasattiro mu batuuse mu ttawuni y’e Nsambya mu Disitulikiti y’e Kyotera oluvannyuma lw’omukinjaagi okutema munne ensingo nga…

Omubaka Nsereko ayagala Gavumenti eyimirize bannanyini mayumba okusasuza abantu

Omubaka wa Kampala Central, Mohammad Nsereko asabye gavumenti okuyimirizza ba landiloodi okusaba ez’obupangisa ku bantu. Ono ayagala ne…

Abasirikale ba Uganda Police bakyalidde ku muyizi eyakubwa amasasi

Abasirikale ku maddaala agawaggulu okuva mu Uganda Police Force nga bakulembeddwamu Chief Political Commissar, AIGP Asan Kasingye bakyalidde…

Poliisi ekutte abasomesa n’abayizi ku ssomero lya Kabojja Junior School

Uganda Police Force nga ekulemberwamu DPC wa Kira Road Micheal Kasigire balumbye essomero lya Kabojja Junior School nekwata…