Omusajja asaze munne obulago lwa mukazi e Kyotera

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Wabaddewo akasattiro mu batuuse mu ttawuni y’e Nsambya mu Disitulikiti y’e Kyotera oluvannyuma lw’omukinjaagi okutema munne ensingo nga etabwe eva ku mukazi.Saidi Nsubuga nga mukinjaagi mu ttawuni y’e Nsambya yatemye munne Bukenya Anthony 33 nga abadde musiisi wa chapati.Bukenya afiiridde mu kubo nga bamuddusa mu ddwaliro.

Share.

Leave A Reply