Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 340 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Ababaka basalibweko obukadde 2 buli mwezi buyambe okujanjaba abalwadde ba COVID-19 – Luttamaguzi

March 24, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka wa Nakaseke South Hon Luttamaguzi Semakula Pk avuddeyo nawandiikira omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga nga amusaba Parliament of Uganda esale obukadde 2 buli mwezi okuva ku musaala gw’ababaka zikole kukuwa obujanjabi bw’abantu abalina ekirwadde kya #COVID19 okutuusa nga ekirwadde kino tukitudde ku nfeete.#COVID19UG