Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 340 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omubaka Nsereko ayagala Gavumenti eyimirize bannanyini mayumba okusasuza abantu

March 23, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kampala Central, Mohammad Nsereko asabye gavumenti okuyimirizza ba landiloodi okusaba ez’obupangisa ku bantu. Ono ayagala ne ssente zonna ezisasulwa ku bikozesebwa okuli amazzi n’amasanyalaze zigyibwewo. Nsereko ayagala abantu bawebwe ekitundu ku ssente za NSSF basobole okwetegekera embeera ya COVID-19, alaze kino kyangu kubanga palamenti erina kuyisa tteeka pulezidenti nalisaako omukono