Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 337 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Jack Ma atonedde Uganda ebintu okulwanyisa Corona Virus

March 24, 2020 · Mubiru Ali

Minisitule y’ebyobulamu evuddeyo netegeeza nga bwefunye ebintu ebyawereddwayo naggaga Munnansi wa China Jack Ma wamu ne Alibaba Group okuyamba okulwanyisa ekirwadde kya #COVIDー19. Bino bireeteddwa ennyonyi y’emigugu eya kkampuni ya Ethiopian Airlines ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe. Mu bino mulimu; 100000 masks, 20089 test kits, 741 PPEs, 1111 face shields.
#STAYSAFEUG